We a good story
Quick delivery in the UK

Ekinyweza Ebisuubirwa: The Assurance of Things Hoped For (Luganda Edition)

About Ekinyweza Ebisuubirwa: The Assurance of Things Hoped For (Luganda Edition)

Omulimu guno gw'abo abayaayaana okutambulira mu bulamu obuwanguzi nga bafuna okukkiriza okutuufu okusobola okuddiza Katonda ekitiibwa, nga babunyisa okwagala kwa Katonda n'okugabana enjiri ya Mukama. Era mu myaka abiri egiyise mbuulidde obubaka bungi wansi w'omutwe "Okukkiriza" era okuyita mu kulonda obumu ku bwo n'okubusunsula mu ngeri ennung'amu, ekitabo kino kisobodde okufulumizibwa. Nsaba nti, Okukkiriza; kye kinyweza ebisuubirwa okubeera nga kikola ng'omunaala oguliko ekitangaala ekirung'amya abantu eri okukkiriza okutuufu eri emyoyo egitabalika . Embuyaga ekunta ng'edda yonna gyeyagala era tetusobola kugiraba n'amaaso gaffe. So ng'ate, bwe tulaba amakoola g'emiti nga gafuuyibwa embuyaga, tusobola okutegeera nti embuyaga w'eri. Mu ngeri y'emu, wadde tetusobola kulaba Katonda n'amaaso gaffe ag'okungulu, Katonda mulamu era ddala gyali. Yensonga lwaki okusinziira ku kukkiriza kwo mu Ye, okutuuka ku mutendera gwonna gw'oyagala, ojja kusobola okumulaba, omuwulire, owulire nti waali era omwerabireko okuyita mw'ebyo byakola.

Show more
  • Language:
  • Ganda
  • ISBN:
  • 9791126310883
  • Binding:
  • Paperback
  • Pages:
  • 114
  • Published:
  • March 23, 2023
  • Dimensions:
  • 140x8x210 mm.
  • Weight:
  • 136 g.
Delivery: 1-2 weeks
Expected delivery: December 8, 2024

Description of Ekinyweza Ebisuubirwa: The Assurance of Things Hoped For (Luganda Edition)

Omulimu guno gw'abo abayaayaana okutambulira mu bulamu obuwanguzi nga bafuna okukkiriza okutuufu okusobola okuddiza Katonda ekitiibwa, nga babunyisa okwagala kwa Katonda n'okugabana enjiri ya Mukama. Era mu myaka abiri egiyise mbuulidde obubaka bungi wansi w'omutwe "Okukkiriza" era okuyita mu kulonda obumu ku bwo n'okubusunsula mu ngeri ennung'amu, ekitabo kino kisobodde okufulumizibwa. Nsaba nti, Okukkiriza; kye kinyweza ebisuubirwa okubeera nga kikola ng'omunaala oguliko ekitangaala ekirung'amya abantu eri okukkiriza okutuufu eri emyoyo egitabalika . Embuyaga ekunta ng'edda yonna gyeyagala era tetusobola kugiraba n'amaaso gaffe. So ng'ate, bwe tulaba amakoola g'emiti nga gafuuyibwa embuyaga, tusobola okutegeera nti embuyaga w'eri. Mu ngeri y'emu, wadde tetusobola kulaba Katonda n'amaaso gaffe ag'okungulu, Katonda mulamu era ddala gyali. Yensonga lwaki okusinziira ku kukkiriza kwo mu Ye, okutuuka ku mutendera gwonna gw'oyagala, ojja kusobola okumulaba, omuwulire, owulire nti waali era omwerabireko okuyita mw'ebyo byakola.

User ratings of Ekinyweza Ebisuubirwa: The Assurance of Things Hoped For (Luganda Edition)



Find similar books
The book Ekinyweza Ebisuubirwa: The Assurance of Things Hoped For (Luganda Edition) can be found in the following categories:

Join thousands of book lovers

Sign up to our newsletter and receive discounts and inspiration for your next reading experience.